Marie
Weebale kubeera Kkiraasi ku Mutimbagana.
Ekituufu twayisa dda Ekiteeso E Bbaale buli Muyanja okuwa Shs 10,000/-
buli mwaka
nga ssente ezo singa buli munttu (Tuli nga 60,000) aziwa, zimala
bulungi okuddukanya Ekika nga tetusabirizza, Naye tukyalemeddwa
okukissa mu nkola.
Ssaalongo Kaggwa
On 7/17/17, 'Marie Ssenyonjo' via Mutima Executive
<
mutimae...@googlegroups.com> wrote:
> Weebale nnyo Chief Whip ebiteeso bino ebirungi Era nebaza Omuwandiisi Moses
> Mayiga,ensonga azirambika bulungi.
> Ku nsonga y'okunoonya sente z'okwekulakulanya,buli eyeddira Omutima
> tumusabe,atuweeyo sh.10,000= nga tuyita ku Ladiyo,email,Whatsapp,Tv,
> empapula z'amawulire,Facebook ne social media endala zonna- - - -tukube
> omulanga,tebuleyo bagwanukula ne bawereeza Mobile Money.. Tutandikirewo
> okunoonya sente tugende ewa Busiiwa nga tufunnyeyo ejjamba.
> Nange nnyongera okwebaza Kamalabyonna okwetaba mu Lukiiko lwaffe.
> Namwe mwanna abasobola okujja mbebaza/
> Owammwe,Marie Mukasa Ssenyonjo0754 435117 & 0730 033924 & 0701 435117
> | | Virus-free.
www.avg.com |