Ebiteeso No 63 ewa Busiiwa Lwanga eNdejje nga 4 Muwakanya 2017

1 view
Skip to first unread message

Andrew Kaggwa

unread,
Aug 24, 2017, 4:04:40 PM8/24/17
to Rose Namayanja Hon, busii...@yahoo.com, Jennifer Namayanja Lukeera, Mulagwe Damas, isa.najib, Mujuzi Frederick Kiteke, Mujuzi Richard Mutesenda, mujuzifredrick, mayanjard, mwe...@gmail.com, mayigachrizestom, mosesmayiga64, charlespetermayiga, egr...@gmail.com
Bannange aba Executive,
1. Mbaweerezza Ebiteeso bino, musobole okulondoola
2. OLukiiko lwaffe No 63 tuli Kasangati ewa Isa Mayanja (0750586011)
Tujja kutuula ku Lwakuna nga 31 Muwakanya 2017 olwa Idi esuubirwa ku Lwokutaano
3. Nga 8 Muwakanya 2017 tujja kusisinkana Kamalabyonna mu Bulange Mmengo
ku ssaawa 9 ez'Olweggulo. Agenda: Okusima Omusingi ge'e Kkakkalabizo
ly'e Kika ky'Omutima
4. Kamalabyona yatusaba tugende n'Olukalala lw'Abayanja 200 abalina obusobozi
okutoola ensimbi z'okuzimba Yafeesi mu bbanga lya myaka nga 3
5. Oluvannyuma ye ajja kusisinkana Abayanja abo mu Butikkiro
6. Yasuubiza okuwoma omutwe mu kukung'anya Ettoffaali ly'e Kkakkalabizo lyaffe.
7. Olunaku lw'okusima Omusingi n'Okutongoza Oluyimba lw'e Kika tujja
kulukkaanyaako naye
Omukama abakuume

N.B: Mumpeereze amannya g'Abayanja ge tutwala ewa Kamalabyonna
Saalongo AKK
OLUKIIKO No. 63 ewa Lwanga Busiiwa e Ndejje.docx
Reply all
Reply to author
Forward
0 new messages