Eri ekitogore kyabambowa mulubiri e mengo 8 mutunda2021

4 views
Skip to first unread message

Baale Seth

unread,
Sep 8, 2021, 7:49:49 AM9/8/21
to Lwanga Augustine, okalangric...@gmail.com
Eri ssentebe wabataka.
Nobuwombefu tubalamusiza bajajjafe abataka era twebaza olw'obuweleza eri ssabasajja Kabaka
Ensonga etuwandisiza ebaluwa eno,tulina ensonga
zetusaba ziganjorwe olw'obuweleza obulungi eri ssabasajja Kabaka.
Tumaze ekisera nga abambowa tebalabika buli ssabasajja lwaboneka eri obuganda, era abantu nebatulaba nga abajjemera ssabasajja okuva mubika byaffe.
Abambowa abagezezako okuwereza ng'nono bweli, babutikilwa amagye nokuwambibwa mulujudde Okugeza, omumbowa Kabenge, munkuka eya 2018oluvanyuma lwo kugulila Kabaka ekubo yawambibwa nabilikati tadanga kuweleza. 
Olulala ssabasajja lweyali e sentema musaza lye elye busiro ,abambowa bakakibwa okusuzibwa mu lodge mukibuga ekilala nebajibwe ku mpologoma gyebali balina okukuma.era nebebuza ekigendererwe.
Abambowa obutafibwako mubyetago byabwe mubuweleza .
Obutamanyisibwa mubudde ngate banji basula mumasaza agenjawulo.
Entambula eyawamu, empeera nebikozesebwa mubuweleza obwo.
Ffe abambowa tukyali bawulize eri ssabasajja Kabaka waffe negwanga .
Naye Embeera eno etulabisa nga abajjemu olwobutalabika naddala mubika byaffe.
Tunassnyuka nga ensonga zino zifunidwa eddagala abambowa okusigala nga baweleza.

Nze omumbowa
Baale Seth
0772874822

Kulwabanange.


Reply all
Reply to author
Forward
0 new messages